[go: up one dir, main page]

Jump to content

Gavi (footballer)

Bisangiddwa ku Wikipedia
Gavi footballer

 

Pablo Martín Páez Gavira (nga mu lu supanisi amanyidwa nga [ˈpa.βlo maɾˈtim ˈpa.eθ ɣaˈβiɾa]; yazalibwa nga 5 ogw'omunaana mu 2004), era ng'amanyidwa nga Gavi (erivunulwa [ˈɡaβi]), muzannyi okuva mugwanga lya Spain ng'azannya nga muwuwutanyi mu kiraabu ya Barcelona kwosa n'egwanga lya Spain.

Byazze akola mu kiraabu

[kyusa | edit source]

Obutoobwe

[kyusa | edit source]

Gavi yazalibwa mu Los Palacios y Villafranca, Andalusia. Yatandikira mu La Liara Balompié okuzannya omupiira, kiraabu eno esangibwa mu tawuni gyazalibwa, eno yagizanyira emyaka ebbiri, okuva mu 2010 okutuuka 2012. Bweyava awo yegatta ku ttiimu ento eya Real Betis's, gye yamala sizoni bbiri ng'abazanyira. Yabateebera ggoolo 95 mu ttiimu yabwe ento eya Real Betis.

Barcelona

[kyusa | edit source]

Byakozze mu butoo bwe

[kyusa | edit source]

Mu 2015, ku myaka 11, yateeka omukono kundagaano ne kiraabu ya Barcelona.

Mu mwaka gwa 2020, mu mwezi gw'omwenda, ya teeka omukono kundagaano ye eyasooka ne kiraabu ya Catalan okuzannya omupiira gwe ogw'ensimbi, oluvanyuma yakuzibwa okuva mu ttiimu ya Barcelona eya b'emyaka 16 natwalibwa mu be 19. Yazannya omupiira gwe ogwaasoka mu Barcelona B nga 21 ogw'okubiri mu 2021, mwebawagulira 6–0 bwebazannya ttiimu ya L'Hospitalet, mu mupiira guno yaletebwa mu kifo kya Nico González mu dakiika eye 77th. Mu gw'okusatu yazannya omupiira gwe ogwasooka nga tandiika webaali bawangula ttiimu ya Espanyol B ggoolo 1-0 ku Ciutat Esportiva Dani Jarque.

Mu sizoni ya 2021–22

[kyusa | edit source]

Oluvannyuma lw'okuzannya emirundi ebbiiri mu sizoni ya 2021-21 bweyali azannyira Barcelona B, Gavi yasumusibwa okudda mu ttiimu enkulu mu mipiira egyokwegezaamu nga betekera teekera sizoni eyali egenda okutandika. Oluvanyuma lw'okwolesa omutindo omulungi nga bawangula ttiimu ya Gimnàstic de Tarragona ne Girona, Kyategerekeka nga Gavi bweyasumusibwa. Yayongera okwolesa omutindo omulungi bwe bawangula ttiimu ya VfB Stuttgart 3-0, era nga wano abasinga webatandika okumufanaganya eyaliko emunyenye ya Barcelona Xavi.

Mu gw'omunaana nga 29, 2021, yazannya omupiira gwe ogwasooka ttiimu ya Barcelona mweyawangulira Getafe 2–1 bweyaletebwa mu kiffo kya Sergi Roberto mudakiika ye 73. Mu mwenzi gwe kumi nebbiiri nga 18, Gavi yateeba ggoolo ye'yasooka kwossa n'okutekawo omukisa ogwavaamu ggoolo bwe baali bakuba ttiimu ya Elche ggoolo 3-2.

Byakoze ku gwanga lye

[kyusa | edit source]

Gavi yakikirira egwanga lya spain kumutendera gwa bali wansi w'emyaka 15 ne 16.

Mu mwezi gw'omwenda nga 30 2021, Gavi yayitibwa ku ttiimu enkulu eya spain omutendesi Luis Enrique. Yaazannya omupiira gwe ogwasooka mu mpaka za UEFA Nations League mu luzannya oludirira olwakamalirizo bwebaali bawangula egwanga lya yitale nga 6 ogw'omwenda mweyafukira omuzannyi akyasinze okubeera omwana omuto okuzanyirako egwanga lye ku mutendera ogwa manyi. Mu gwo mukanga nga 5 2022, Gavi yateeba ggoolo y'eyasooka ku ttiimu enkulu bwe baali bazannya ne gwanga lya Czech Republic, Era nafuuka omuzannya akyasiize okubeera omuto okutebeera Spain ku mutendera ogwamanyi.

Engeri gy'azannya mu

[kyusa | edit source]

Graham Hunter eyazanyirako ESPN yategeeza nga Gavi bweyali agenda okubeera omuzanyi owamanyi mu 2021, yategeeza nga Gavi bweyali afanaganira ddala eyali emunyenye ya Barcelona Xavi neAndrés Iniesta olwobukodyo bwalina nga omuzanyi. kino kyadirira omutindo gweyayolessa Spain bweyali ezannya ne ltaly mu 2021, Emerson Palmieri nga omuzanyi alina obusobozi obwamanyi.Template:Updated[1]

Appearances and goals by club, season and competition
Club Season League Copa del Rey Europe Other Total
Division Apps Goals Apps Goals Apps Goals Apps Goals Apps Goals
Barcelona B 2020–21 Segunda División B 2 0 2 0
2021–22 Primera División RFEF 1 0 1 0
Total 3 0 3 0
Barcelona 2021–22 La Liga 34 2 1 0 11[lower-alpha 1] 0 1[lower-alpha 2] 0 47 2
2022–23 La Liga 5 0 0 0 2[lower-alpha 3] 0 0 0 7 0
Total 39 2 1 0 13 0 0 0 54 2
Career total 42 2 1 0 13 0 1 0 57 2

International

[kyusa | edit source]

Template:Updated[2]

Appearances and goals by national team and year
National team Year Apps Goals
Spain 2021 4 0
2022 6 1
Total 10 1

Template:Updated

Spain score listed first, score column indicates score after each Gavi goal[2]
List of international goals scored by Gavi
No. Date Venue Cap Opponent Score Result Competition Ref.
1 5 June 2022 Sinobo Stadium, Prague, Czech Republic 8  Czech Republic 1–1 2–2 2022–23 UEFA Nations League A

Honours

[kyusa | edit source]
  1. "Gavi: Summary". Soccerway. Perform Group. Retrieved 13 August 2022.
  2. 2.0 2.1 Template:NFT player